Ezekiel 45:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bonna mu ggwanga baneetabanga mu kuweereza ekitone ekyo olw'omulangira mu Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu bonna ab’omu nsi banaawangayo ekirabo ekyo eri omulangira mu Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu bonna ab'omu nsi banaawanga olw'ekitone ekyo olw'omulangira mu Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Abantu bonna ab'omu nsi ya Yisirayeli, banaaleetanga ekiweebwayo ekyo eri kabaka wa Yisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu bonna ab'omu nsi banaawanga olw'ekitone ekyo olw'omulangira mu Isiraeri.