Ezekiel 46:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omulangira ajja kubanga mu bo, ng'ayingira nga bayingira, era ng'afuluma nga bafuluma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omulangira anaabeeranga wakati mu bo, bwe banaayingiranga, naye anaayingiranga, bwe banaafulumanga, naye anaafulumanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'omulangira, bwe banaayingirangamu, anaagenderanga wakati mu bo; era bwe banaavangamu, banaaviirangamu wamu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka anaayingiranga wamu n'abantu nga bayingira, era anaafulumanga nga bafuluma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omulangira, bwe banaayingirangamu, anaagenderanga wakati mu bo; era bwe banaavangamu, banaaviirangamu wamu.