Ezekiel 47:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'aŋŋamba nti: “Okirabye kino, mwana w'omuntu?” Ate n'anzizaayo ku lubalama lw'omugga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ambuuza nti, “Omwana w’omuntu, kino okiraba?” N’anzizaayo ku lubalama lw’omugga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'aŋŋamba nti, “Omwana w'omuntu, olabye?” Awo n'anzizaayo ku lubalama lw'omugga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'aŋŋamba nti: “Ggwe omuntu, ekyo okirabye?” Awo n'antwala, n'anzizaayo ku lubalama lw'omugga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aŋŋamba nti Omwana w'omumu, olabye? Awo n'antwala n'anzizaayo ku lubalama lw'omugga.