Ezekiel 48:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Okusalagana n'ekitundu kya Manasse, okuva ku luuyi olw'ebuvanjuba okutuuka ku lw'ebugwanjuba, kye kitundu kimu, ye Efurayimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’okuliraana Manase okuva ku luuyi olw’ebuvanjuba okutuuka ku luuyi olw’ebugwanjuba guliba mugabo gwa Efulayimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'awali ensalo ya Manase, okuva ku lubiriizi olw'ebuvanjuba okutuuka ku lubiriizi olw'ebugwanjuba, gwe guliba omugabo gwa Efulayimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Efurayimu aligabana ekitundu ekiriraanye ekya Manasse, okuva ebuvanjuba okutuuka ebugwanjuba. Aligabana omugabo gumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'awali ensalo ya Manase, okuva ku lubiriizi olw'ebuvanjuba okutuuka ku lubiriizi olw'ebugwanjuba; Efulayimu omugabo gumu.