Ezekiel 5:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndikufuula matongo, eky'okusekerera mu mawanga ne mu maaso ga buli yenna ayitawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ndikufuula ekyazikirira era ekivume mu mawanga agakwetoolodde, mu maaso g’abo bonna abayitawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nate ndikufuula amatongo n'ekivume mu mawanga gonna agakwetoolodde, abo bonna abayitawo nga balaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'omu mawanga gonna agakwetoolodde baliyitawo, ne balaba bwe nkufudde amatongo, ne bakuvuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nate ndikufuula amatongo n'ekivume mu mawanga gonna agakwetoolodde, abo bonna abayitawo nga balaba.