Ezekiel 5:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'okubeera ebyenyinyalwa byo byonna bye wakola, nzija kukola mu ggwe bye sikolanga era ebiringa ebyo siriddayo kubikola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olwa bakatonda bo abalala bonna ab’emizizo, ndikukola ekyo kye sikolanga, era kye siriddayo kukola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ndikolera mu ggwe ekyo kye ssikolanga, era kye ssigenda kukola nate ekiri bwe kityo, olw'emizizo gyo gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olw'ebyo byonna bye mukola ate nga nze mbikyayira ddala, ndikolera mu mmwe kye sikolanga, era kye siriddamu kukola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndikolera mu ggwe ekyo kye ssikolanga, era kye ssigenda kukola nate ekiri bwe kityo, olw'emizizo gyo gyonna.