Ezekiel 6:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo ky'Omukama kyanzijira nga kigamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekigambo kya Mukama Katonda ne kinzijira nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ekigambo kya Mukama ne kinzijira nga kigamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'ayogera nange, n'aŋŋamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ekigambo lya Mukama ne kinjijira nga kyogera nti