Ezekiel 6:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abattiddwa baligaŋŋalama awo mu makkati gammwe; olwo mulimanya nti nze Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu bo balittibwa wakati mu mmwe, ne mulyoka mumanya nga nze Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu bo balittibwa baligwa wakati mu mmwe, ne mulyoka mumanya nga nze ndi Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abalittibwa baligwa wakati mu mmwe, mulyoke mumanye nga Nze Mukama.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale abattibwa baligwa wakati mu mmwe, era mulimanya nga nze ndi Mukama.