Ezekiel 6:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Ndirekawo abamu kubanga bwe mulisaasaana mu nsi ne mu mawanga abamu mu mmwe baliwona ekitala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Naye ndirekawo abamu ku mmwe, era muliba bakaawonawo nga musaasaanye mu nsi ne mu mawanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naye ndireka ekitundu ekifisseewo, kubanga muliba n'abamu abaliwona ekitala mu mawanga, bwe mulisaasaanyizibwa mu nsi nnyingi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye nditalizaawo abamu ne batattibwa mu lutalo, ne basaasaanyizibwa mu mawanga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye ndireka ekitundu ekifisseewo, kubanga muliba n'abamu abaliwona ekitala mu mawanga, bwe mulisaasaanyizibwa mu nsi nnyingi.