Ezekiel 7:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emikono gyonna giriragaya, n'entegetege zirinafuwa ng'amazzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emikono gyonna giriremala, n’amaviivi gonna galiba ng’amazzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emikono gyonna girigwamu amaanyi, n'amaviivi gonna galiba manafu ng'amazzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emikono gyabwe giriyongobera, amaviivi gaabwe ne gatekemuka, ne gakubagana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emikono gyonna giriyongobera, n'amaviivi gonna galiba manafu ng'amazzi.