Ezekiel 7:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mukole enjegere kubanga ensi ejjudde okuyiwa omusaayi n'ekibuga kijjudde obukambwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Muteeketeeke enjegere kubanga ensi ejjudde omusango ogw’okuyiwa omusaayi, n’ekibuga kijjudde effujjo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kola olujegere: kubanga ensi ejjudde emisango egy'okuyiwa omusaayi, era ekibuga kijjudde eby'obukambwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kola olujegere, kubanga ensi ejjudde emisango gy'obutemu, n'ekibuga kijjudde ebikolwa eby'obukambwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kola olujegere: kubanga ensi ejjudde emisango egy'omusaayi, era ekibuga kijjudde ekyejo.