Ezekiel 7:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omukama Katonda kino ky'agamba: Akabenje! Akabenje akatabangawo kaakano kajja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti: “ ‘Okuzikirizibwa okutali kumu laba kujja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bw'ati bw'ayogera Mukama Katonda nti, Akabi nga kaddirirwa kaanaako: laba, kajja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Katonda agamba nti: “Akabi kajja, era kaddirirwe akabi, kaako katuuse!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'ati bw'ayogera Mukama Katonda nti Akabi, akabi kamu: laba, kajja.