Ezekiel 8:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, ng'ekitiibwa kya Katonda kiri awo nga luli mu kulabikirwa mu lusenyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era awo we waali ekitiibwa kya Katonda wa Isirayiri, ng’okwolesebwa kwe nalaba mu kyererezi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era awo we wali ekitiibwa kya Katonda wa Isiraeri, nga bwe kyali mu kwolesebwa kwe nnalaba mu lusenyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyo ne ndabirayo ekitiibwa kya Katonda wa Yisirayeli, ekyali kifaanana nga kye nalabira mu lusenyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo, laba, ekitiibwa kya Katonda wa Isireaeri kyali eyo ng'embala bwe yali gye nnalabira mu lusenyi.