Ezra 1:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ebikompe ebya ffeeza ebikumi bina mu kkumi, n'ebintu ebirala lukumi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebibya ebya zaabu amakumi asatu 30, n’ebibya ebya ffeeza ebigenderako ebikumi bina mu kumi 410, n’ebintu ebirala lukumi 1,000.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ebibya ebya zaabu asatu (30), ebibya ebya ffeeza eby'omutindo ogwokubiri bina mu kkumi (410), n'ebibya ebirala lukumi (1,000).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ebibya ebya zaabu amakumi asatu, ebibya ebya ffeeza eby'omutindo ogwokubiri ebikumi bina mu kkumi, n'ebibya ebirala lukumi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ebibya ebya zaabu amakumi asatu, ebibya ebya ffeeza eby'omutindo ogw'okubiri ebikumi bina mu kkumi, n'ebintu ebirala lukumi.