Ezra 1:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Guno gwe muwendo gwabyo: ebibya ebya zaabu amakumi asatu; ebibya ebya ffeeza lukumi; obwambe amakumi abiri mu mwenda; ebikompe ebya zaabu amakumi asatu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Guno gwe gwali omuwendo gwabyo: Esowaani eza zaabu amakumi asatu 30, Esowaani eza ffeeza lukumi 1,000, Ebiso ebya ffeeza amakumi abiri mu mwenda 29,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era guno gwe muwendo gwabyo: essowaani eza zaabu asatu (30), essowaani eza ffeeza lukumi (1,000), obwambe abiri mu mwenda (29),
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era byali bwe biti: essowaani za zaabu amakumi asatu, Essowaani za ffeeza lukumi, obwambe amakumi abiri mu mwenda,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era guno gwe muwendo gwabyo: essowaani eza zaabu amakumi asatu, essowaani eza ffeeza lukumi, obwambe amakumi abiri mu mwenda;