Ezra 10:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibiina kyonna ne kyanukula n'eddoboozi ddene nti: “Ddala, nga bw'ogambye bwe tunaakola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekibiina kyonna ne kiddamu n’eddoboozi ery’omwanguka nti, “Oli mutuufu, tuteekwa okukola nga bw’ogambye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekibiina kyonna ne baddamu ne boogera n'eddoboozi ddene nti, “Nga bw'oyogedde, ebigambo byaffe, bwe kityo bwe kitugwanidde okukola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ne baddamu mu ddoboozi ery'omwanguka nti: “Kituufu. Tuteekwa okukola nga bw'ogambye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekibiina kyonna ne baddamu ne boogera n'eddoboozi ddene nti Nga bw'oyogedde ebigambo byaffe, bwe kityo bwe kitugwanidde okukola.