Ezra 10:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekirangiriro ne kiyita wonna mu Yuda ne mu Yeruzaalemu eri abaava mu buwaŋŋanguse bonna okukuŋŋaanira mu Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekirango ne kiyisibwa mu Yuda yonna ne mu Yerusaalemi nti abawaŋŋangusibwa abaakomawo bakuŋŋaanire mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne balangirira okubunya Yuda ne Yerusaalemi abaana bonna ab'obusibe bakuŋŋaanire e Yerusaalemi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne balangirira mu Buyudaaya ne mu Abasiriya nti abaava mu buwaŋŋanguse bonna bakuŋŋaanire e Abasiriya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne balangira okubunya Yuda ne Yerusaalemi abaana bonna ab'obusibe bakuŋŋaanire e Yerusaalemi;