Ezra 2:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abasajja b'e Kiriyati-Yewarimu, Kafira ne Beeroti, lusanvu mu ana mu basatu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abazzukulu ab’e Kiriaswalimu, n’e Kefira n’e Beerosi lusanvu mu ana mu basatu (743),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Kiriaswalimu, Kefira, ne Beerosi, lusanvu mu ana mu basatu (743).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ezzadde lya Kiriyati Ariimu, Kefira, ne Beeroti, lusanvu mu ana mu basatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Kiriaswalimu, Kefira, ne Beerosi, lusanvu mu ana mu basatu.