Ezra 2:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abasajja b'e Elamu ekirala, lukumi mu bibiri mu ataano mu bana;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abazzukulu ab’e Eramu omulala lukumi mu bibiri mu ataano mu bana (1,254),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Eramu omulala, lukumi mu bibiri mu ataano mu bana (1,254).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ezzadde lya Elamu omulala, lukumi mu bibiri mu ataano mu bana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Eramu omulala, lukumi mu ebikumi bibiri mu ataano mu bana.