Ezra 2:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bakabona: bazzukulu ba Yedaaya, okuva mu nnyumba ya Yeswa, lwenda mu nsanvu mu basatu:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bano be bakabona: bazzukulu ba Yedaya ab’ennyumba ya Yesuwa lwenda mu nsavu mu basatu (973),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Luno lwe lukalala lwa bakabona abaava mu buwanganguse: abaana ba Yedaya, ab'omu nnyumba ya Yesuwa, lwenda mu nsanvu mu basatu (973).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabona be bano: Ab'ezzadde lya Yedaaya, ab'ennyumba ya Yeswa, lwenda mu nsanvu mu basatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakabona: abaana ba Yedaya, ab'omu nnyumba ya Yesuwa, lwenda mu nsanvu mu basatu.