Ezra 2:41 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayimbi: bazzukulu ba Asafu, kikumi mu abiri mu munaana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bano be bayimbi: bazzukulu ba Asafu kikumi mu amakumi abiri mu munaana (128).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayimbi abaana ba Asafu, kikumi mu abiri mu munaana (128).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayimbi: ab'ezzadde lya Asafu, kikumi mu abiri mu munaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayimbi: abaana ba Asafu, kikumi mu abiri mu munaana.