Ezra 2:55 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bazzukulu b'abaweereza ba Solomoni: bazzukulu ba Sotayi, bazzukulu ba Assofereti, bazzukulu ba Peruda,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bazzukulu b’abaweereza ba Sulemaani baali: bazzukulu ba Sotayi, bazzukulu ba Kassoferesi, bazzukulu ba Peruda,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana b'abaddu ba Sulemaani be bano: abaana ba Sotayi, abaana ba Kassoferesi, abaana ba Peruda;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ezzadde ly'abaddu ba Solomooni: ab'ezzadde lya Sotayi, ab'ezzadde lya Hassofereti, ab'ezzadde lya Peruda,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana b'abaddu ba Sulemaani: abaana ba Sotayi, abaana ba Kassoferesi, abaana ba Peruda;