Ezra 2:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bazzukulu ba Pakati-Mowabu, be bazzukulu ba Yeswa ne Yowabu, enkumi bbiri mu lunaana mu kkumi na babiri;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bazzukulu ba Pakasumowaabu ab’olunnyiriri olwa Yesuwa ne Yowaabu enkumi bbiri mu lunaana mu kkumi na babiri (2,812),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Pakasumowaabu, ab'oku baana ba Yesuwa ne Yowaabu, enkumi bbiri mu lunaana mu kkumi na babiri (2,812).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ezzadde lya Pahatimowaabu nga be b'ezzadde lya Yeswa ne Yowaabu enkumi bbiri mu lunaana mu kkumi na babiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Pakasumowaabu, ab'oku baana ba Yesuwa ne Yowaabu, enkumi bbiri mu lunaana mu kkumi mu babiri.