Ezra 2:64 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibiina kyonna baawera abantu emitwalo ena mu enkumi bbiri mu bisatu mu nkaaga,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bonna awamu baali emitwalo ena mu enkumi bbiri mu bisatu mu nkaga (42,360),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekibiina kyonna okugatta kyali, emitwalo ena mu enkumi bbiri mu bisatu mu nkaaga (42,360),
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna awamu abaakomawo okuva mu buwaŋŋanguse, baali emitwalo ena mu enkumi bbiri mu bisatu mu nkaaga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekibiina kyonna okugatta kyali obukumi buna mu enkumi bbiri mu ebikumi bisatu mu nkaaga,