Ezra 2:66 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baalina embalaasi lusanvu mu asatu mu mukaaga, ennyumbu ebikumi bibiri mu ana mu ttaano,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baalina embalaasi lusanvu mu asatu mu mukaaga (736), n’ennyumbu ebikumi bibiri mu amakumi ana mu ttaano (245),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Embalaasi zaabwe zaali lusanvu mu asatu mu mukaaga (736), ennyumbu zaabwe zaali bibiri mu ana mu ttaano (245),
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Embalaasi zaabwe zaali lusanvu mu asatu mu mukaaga; ennyumbu zaabwe zaali bibiri mu ana mu ttaano;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Embalaasi zaabwe zaali lusanvu mu asatu mu mukaaga; ennyumbu zaabwe ebikumi bibiri mu ana mu ttaano;