Ezra 3:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwezi ogwomusanvu bwe gwatuuka, Abayisirayeli nga bamaze okusenga mu bibuga byabwe, abantu ne bakuŋŋaana mu Yeruzaalemu ng'omuntu omu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omwezi ogw’omusanvu bwe gwatuuka, Abayisirayiri ne bava mu bibuga gye baali, ne bakuŋŋaanira e Yerusaalemi nga bali bumu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo omwezi ogw'omusanvu bwe gwatuuka, abaana ba Isiraeri nga bali mu bibuga, abantu ne bakuŋŋaanira e Yerusaalemi ng'omuntu omu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu mwezi ogw'omusanvu, Abayisirayeli bonna nga bamaze okutebenkera mu bibuga byabwe, ne bakuŋŋaanira mu Abasiriya nga bali bumu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo omwezi ogw'omusanvu bwe gwatuuka, abaana ba Isiraeri nga bali mu bibuga, abantu ne bakugnaanira e Yerusaalemi ng'omuntu omu.