Ezra 4:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu budde bwa Akasuwero nga yaakasooka okufuga, ne bawandiika nga bavunaana abantu b'omu Yuda ne Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ku mirembe gya Akaswero nga ky’ajje alye obwakabaka, abalabe baabwe ne baawandiika ebintu eby’obulimba ne baloopa abantu ba Yuda ne Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne ku mirembe gya Akaswero nga kyajje afuge obwakabaka, ne bawandiika okuloopa abaali mu Yuda ne Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku ntandikwa y'obufuzi bwa Kabaka Ahaswero, abalabe abo ne bawandiika ebbaluwa nga baloopa abaali mu Buyudaaya ne mu Abasiriya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku mirembe gya Akaswero nga kyajje alye obwakabaka ne bawandiika okuloopa abaali mu Yuda ne Yerusaalemi.