Ezra 7:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ebintu byonna ebikuweebwa olw'okuweereza mu Kiggwa kya Katonda wo bituuse mu maaso ga Katonda mu Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebintu byonna ebibaweereddwa okukozesa mu yeekaalu ya Katonda wammwe mubiwangayo olw’okusinza Katonda wa Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ebintu by'oweebwa olw'okuweereza okw'omu nnyumba ya Katonda wo, obiwangayo mu maaso ga Katonda w'e Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebintu bye bakuwa okukozesa mu Ssinzizo lya Katonda wammwe, mubitwale mu maaso ga Katonda e Abasiriya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ebintu by'oweebwa olw'okuweereza okw'omu nnyumba ya Katonda wo obiwangayo mu maaso ga Katonda w'e Yerusaalemi.