Ezra 7:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mutabani wa Abisuwa, mutabani wa Finekasi, mutabani wa Eleyazari, mutabani wa Aroni kabona omukulu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
muzzukulu wa Abisuwa, muzzukulu wa Finekaasi, muzzukulu wa Eriyazaali, muzzukulu wa Alooni kabona asinga obukulu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bbukki mutabani wa Abisuwa, Abisuwa mutabani wa Finekaasi, Finekaasi mutabani wa Ereyazaali, Ereyazaali mutabani wa Alooni kabona asinga obukulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bukki mutabani wa Abisuuwa, Abisuuwa mutabani wa Finehaasi, Finehaasi mutabani wa Eleyazaari, Eleyazaari mutabani wa Arooni Ssaabakabona.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mutabani wa Abisuwa mutabani wa Finekaasi mutabani wa Ereyazaali mutabani wa Alooni kabona asinga obukulu: