Ezra 8:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu bazzukulu ba Bebayi, Zakariya mutabani wa Bebayi, awamu naye abasajja amakumi abiri mu munaana;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’okuva mu bazzukulu ba Bebayi, Zekkaliya mutabani wa Bebayi, era wamu naye abasajja amakumi abiri mu munaana (28);
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva ku batabani ba Bebayi, Zekkaliya mutabani wa Bebayi; era wamu naye abasajja abiri mu munaana (28).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ku basibuka mu Bebayi, Zekariya mutabani wa Bebayi, wamu n'abasajja amakumi abiri mu munaana;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku batabani ba Bebayi, Zekkaliya mutabani wa Bebayi; era wamu naye abasajja amakumi abiri mu munaana.