Ezra 8:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu bazzukulu ba Adonikamu, abajja oluvannyuma, gano ge mannya gaabwe: Elifeleti, Yeweli, ne Semaaya, awamu naye abasajja nkaaga;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’okuva mu bazzukulu ba Adonikamu, abajja oluvannyuma, Erifereti, ne Yeyeri, ne Semaaya, era wamu nabo abasajja nkaaga (60);
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva ku batabani ba Adonikamu abajja oluvannyuma; amannya gaabwe ge gano, Erifereti, Yeweri, ne Semaaya, era wamu nabo abasajja nkaaga (60).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ku basibuka mu Adonikamu, abajja oluvannyuma, amannya gaabwe: Elifeleti, ne Yeweli ne Semaaya, wamu n'abasajja nkaaga;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku batabani ba Adonikamu ab'oluvannyuma; era gano ge gammnya gaabwe, Erifereti, Yeweri, ne Semaaya, era wamu nabo abasajja nkaaga.