Ezra 8:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu bazzukulu ba Biguvayi, Wutayi mutabani wa Zakkuri, awamu naye abasajja nsanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’okuva mu bazzukulu ba Biguvaayi, Usayi ne Zabudi, era wamu nabo abasajja nsanvu (70).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva ku batabani ba Biguvayi, Usayi ne Zabbudi; era wamu nabo abasajja nsanvu (70).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ku basibuka mu Biguvaayi, Wutayi ne Zakkuri, wamu n'abasajja nsanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku batabani ba Biguvayi, Usayi ne Zabbudi; era wamu nabo abasajja nsanvu.