Ezra 8:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne Kasabiya awamu naye Yesaaya, omu ku bazzukulu ba Merari, ne bazzukulu be ne baganda be, abasajja amakumi abiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Kasabiya, wamu naye Yesaya omu ku bazzukulu ba Merali, ne baganda be ne batabani baabwe, abasajja amakumi abiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne Kasabiya, era wamu naye Yesaya ow'oku batabani ba Merali, baganda be ne batabani baabwe, abiri (20).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne batuma Hasabiya ne Yesaaya ow'omu nnyumba ya Merari, wamu n'ab'eŋŋanda zaabwe ne batabani baabwe, bonna awamu amakumi abiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Kasabiya, era wamu naye Yesaya ow'oku batabani ba Merali, baganda be ne batabani baabwe, amakumi abiri;