Ezra 8:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu bazzukulu ba Pakati-Mowabu, Eliyowenayi, mutabani wa Zerakiya, wamu naye abasajja ebikumi bibiri;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’okuva mu bazzukulu ba Pakasumowaabu, Eriwenayi mutabani wa Zekkaliya, era wamu naye abasajja ebikumi bibiri (200);
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva ku batabani ba Pakasumowaabu, Erwenayi mutabani wa Zerakiya; era wamu naye ne abasajja bibiri (200).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ku basibuka mu Pahatimowaabu, Eliyehoyenayi mutabani wa Zerahiya, era wamu naye n'abasajja ebikumi bibiri;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku batabani ba Pakasumowaabu, Erwenayi mutabani wa Zerakiya; era wamu naye abasajja ebikumi bibiri.