Ezra 8:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu bazzukulu ba Sekaniya, mutabani wa Yakaziyeli, awamu naye abasajja ebikumi bisatu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’okuva mu bazzukulu ba Sekaniya, mutabani wa Yakazyeri, era wamu naye abasajja ebikumi bisatu (300);
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva ku batabani ba Sekaniya, mutabani wa Yakaziyeeri; era wamu naye abasajja bisatu (300).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ku basibuka mu Zattu, Sekaniya mutabani wa Yahaziyeeli, wamu n'abasajja ebikumi bisatu;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku batabani ba Sekaniya, mutabani wa Yakazyeri; era wamu naye abasajja ebikumi bisatu.