Ezra 8:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu bazzukulu ba Adini, Ebedi mutabani wa Yonatani, awamu naye abasajja amakumi ataano;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’okuva mu bazzukulu ba Adini, Ebedi mutabani wa Yonasaani, era wamu naye abasajja amakumi ataano (50);
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva ku batabani ba Adini, Ebedi mutabani wa Yonasaani; era wamu naye abasajja ataano (50).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ku basibuka mu Adini, Ebedi mutabani wa Yonataani wamu n'abasajja amakumi ataano;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku batabani ba Adini, Ebedi mutabani wa Yonasaani; era wamu naye abasajja amakumi ataauo.