Ezra 8:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu bazzukulu ba Elamu, Yesaaya mutabani wa Ataliya, awamu naye abasajja nsanvu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’okuva mu bazzukulu ba Eramu, Yesaya mutabani wa Asaliya, era wamu naye abasajja nsanvu (70);
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva ku batabani ba Eramu, Yesaya mutabani wa Asaliya; era wamu naye abasajja nsanvu (70).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ku basibuka mu Elamu, Yesaaya mutabani wa Ataliya, wamu n'abasajja nsanvu;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku batabani ba Eramu, Yesaya mutabani wa Asaliya, era awamu naye absajja nsanvu.