Ezra 8:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu bazzukulu ba Yowabu, Obadiya mutabani wa Yekiyeli, awamu naye abasajja ebikumi bibiri mu kkumi na munaana;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’okuva mu bazzukulu ba Yowaabu, Obadiya mutabani wa Yekyeri, era wamu naye abasajja ebikumi bibiri mu kkumi na munaana (218);
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva ku batabani ba Yowaabu, Obadiya mutabani wa Yekyeri; era wamu naye abasajja bibiri mu kkumi na munaana (218).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ku basibuka mu Yowaabu, Obadiya mutabani wa Yehiyeeli, wamu n'abasajja ebikumi bibiri mu kkumi na munaana;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku batabani ba Yowaabu, Obadiya mutabani wa Yekyeri; era wamu naye abasajja ebikumi bibiri mu kkumi mu munaana.