Ezra 9:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nga bwe biri biti, Katonda waffe, tugambe ki? Anti ebiragiro byo twabivaako,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kaakano Katonda waffe tunaayogera ki oluvannyuma lw’ebyo? Twaleka amateeka go
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nno, ayi Katonda waffe, tunaayogera ki oluvannyuma lwa bino? Kubanga twaleka ebiragiro byo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale nno kaakano, ayi Katonda waffe, tetulina kya kwogera olw'ebyo byonna ebibaddewo. Tujeemedde ebiragiro byo
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno, ai Katonda waffe, tunaayogera ki oluvannyuma lwa bino? kubanga twaleka ebiragiro byo,