Galatians 1:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Saagifuna kuva ku muntu; saayigirizibwa buyigirizibwa, wabula yava mu Yezu Kristu bye yambikkulira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era nange saagiweebwa muntu wadde okusomesebwa omuntu wabula Yesu Kristo ye yagimbikkulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga nange ssaagiweebwa muntu wadde okuyigirizibwa omuntu, wabula Yesu Kristo ye yagimbikkulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Saagafuna kuva ku muntu, era tewali n'omu yaganjigiriza, wabula Yesu yennyini ye yagammanyisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga nange ssaagiweebwa muntu so siyigirizibwanga, wabula mu kubikkulirwa kwa Yesu Kristo.