Galatians 1:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okunjoleka Omwana we ndyoke mmuyigirize ab'amawanga, seeyuna muntu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ambikkulira Omwana we ndyoke ŋŋende eri Abaamawanga mbabuulire Enjiri era sseebuuza ku muntu n’omu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ambikkulira Omwana we, ndyoke mmubuulirenga mu b'amawanga; sseebuuza ku muntu n'omu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era bwe yasiima okummanyisa Omwana we, ndyoke mmutegeeze ab'amawanga amalala, sirina gwe neebuuzaako,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okubikkulira Omwana we mu nze, ndyoke mmubuulirenga mu b'amawanga; amangu ago ssaateesa na mubiri wadde na musaayi: