Galatians 1:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyuma nga wayise emyaka esatu, kwe kwambuka e Yeruzaalemu okulaba Kefa, ne mmala naye ennaku kkumi na ttaano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe waayitawo emyaka esatu ne ŋŋenda e Yerusaalemi okulaba Keefa ne mmala naye ennaku kkumi na ttaano.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe waayitawo emyaka esatu ne nnyambuka e Yerusaalemi okulaba Keefa, ne mmala naye ennaku kkumi na ttaano (15).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ate bwe waayitawo emyaka esatu, ne nnyambuka e Yerusaalemu okulaba Keefa, ne mmala naye ennaku kkumi na ttaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe waayitawo emyaka esatu ne nnyambuka e Yerusaalemi okulaba Keefa, ne mmalayo gy'ali ennaku kkumi na ttaano.