Galatians 1:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekleziya za Kristu ez'omu Buyudaaya zaali tezimmanyi bwe nfaanana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ekkanisa za Kristo mu Buyudaaya zaali tezinnategeera bwe nfaanana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ekkanisa za Kristo mu Buyudaaya zaali tezinantegeera,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era nali sinnamanyibwa ba bibiina by'abakkiriza Kristo, ab'omu Buyudaaya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mba nga sinnaba kutegeerebwa mu maaso g'ekkanisa ez'e Buyudaaya eziri mu Kristo: