Galatians 1:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ya Ekleziya z'e Galasiya: Eneema ebeere nammwe, ko n'emirembe okuva ewa Katonda Taata ne Mukama waffe Yezu Kristu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga tugamba nti ekisa n’emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe n’eri Mukama waffe Yesu Kristo bibeerenga nammwe;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekisa kibenga gye muli n'emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe, ne Mukama waffe Yesu Kristo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda Kitaffe ne Mukama waffe Yesu Kristo babakwatirwe ekisa, era babawe emirembe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ekisa kibenga gye muli n'emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe, ne Mukama waffe Yesu Kristo,