Galatians 2:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale ne Tito yennyini bwe twali, nandibadde yali Mugereeki, tebaamuwaliriza kutayirirwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tito gwe nnali naye ne batamuwaliriza kukomolebwa, newaakubadde nga yali munnaggwanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye newakubadde Tito, gwe nnali naye, eyali Omuyonaani, teyawalirizibwa kukomolebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tito gwe nali naye, newaakubadde nga yali Muyonaani, teyawalirizibwa kukomolebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye newakubadde Tito eyali awamu nange, eyali Omuyonaani, teyawalirizibwa kukomolebwa: