Galatians 3:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Etteeka lyo teryesigamye ku kukkiriza, kubanga “Aliba abikoze, aliba mulamu olw'okubeera byo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye amateeka tegeesigama ku kukkiriza, naye anaagagobereranga anaabeeranga mulamu mu go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye amateeka go tegeesigama ku kukkiriza, “naye nti Omuntu agakola anaabeeranga mulamu mu go.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Amateeka, go tegeesigama ku kukkiriza. Kale, ekyawandiikibwa kigamba nti: “Buli atuukiriza ebyo Amateeka bye galagira, anaabanga mulamu mu go.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye amateeka tegayima mu kukkiriza; naye nti Omuntu agakola anaabeeranga mulamu mu go.