Galatians 3:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Byonna ebyo bye mwabonaabonamu byali bya busa? - singa ddala byali bya busa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okubonaabona kwonna kwe mwabonaabona kwali kwa bwereere? Bwe kuba nga ddala kwa bwereere.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwabonyaabonyezebwa ebyenkana awo bya bwereere? So nga ddala si bwereere.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo bye mwabonaabonamu bya bwereere? Ddala si bya bwereere.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwabonyaabonyezebwa ebyenkana awo bya bwereere? so nga ddala si bwereere.