Galatians 3:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakkiriza nno ba mukisa wamu ne Yiburayimu eyakkiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo abo abakkiriza bagabanira wamu omukisa ne Ibulayimu eyakkiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe kityo n'abo abali mu kukkiriza baweebwa omukisa Ibulayimu gwe yaweebwa bwe yakkiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe kityo abo bonna abalina okukkiriza, baweebwa omukisa nga Aburahamu eyalina okukkiriza bwe yaguweebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe kityo abayima mu kukkiriza baweerwa omukisa awamu ne Ibulayimu eyalina okukkiriza.