Galatians 4:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Luli obukosefu mu mubiri bwe bwandeetera okusookera ku mmwe okubatuusaako Evangili.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era mumanyi nga mu bunafu obw’omubiri, mmwe be nasooka okubuulira Enjiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye mumanyi ng'olw'obunafu bw'omubiri nnababuulira Enjiri omulundi ogwolubereberye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mumanyi nga nze okulwala kye kyanfunyisa omukisa ne mbategeeza mmwe Amawulire Amalungi omulundi ogwasooka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye mumanyi ng'olw'obunafu bw'omubiri nnababuulira enjiri omulundi ogw'olubereberye: