Galatians 4:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nandyagadde mbeere eyo nammwe kati nkyuse mu njogera gye njogeramu, kubanga kati mbabuusabusaamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nandyagadde okubeera nammwe kaakano, n’okukyusa eddoboozi lyange kubanga ndi mweraliikirivu ku lwammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era nnandyagadde okubeera nammwe kaakano, n'okukyusa eddoboozi lyange, kubanga mberalikiridde nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa ndi nammwe kaakano, nandimanye kye nsaanye okwogera, kubanga ndi mweraliikirivu nnyo ku lwammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era nnandyagadde okubeera nammwe kaakano, n'okuwaanyisa eddoboozi lyange, kubanga mbuusabuusa olw'ebigambo byammwe.